Mon Jul 24 2023 16:33:59 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)
This commit is contained in:
parent
32bed6edf2
commit
0248b90406
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 19 naye omusingi gwa katonda omugumu gubbeerawo, nga gulina akabonero kano nti mukama waisu amaite ababe: era nti yeewalenga obutali butuukirivu buli ayatula eriina lya mukama waisu. \v 20 naye mu nyumba enene temubbaamu bintu bya zaabu na bya feeza byonka, naye era n'eby'emisaale n'eby'eibumba; n'ebindi eby'ekitiibwa, n'ebindi ebitali bye kitiibwa \v 21 kale omuntu bwe yeerongoosyaku ebyo, yabbanga kintu eky'ekitiibwa, ekyatukuziibwe, ekisaanira omwami okuweerezanga ekyalongooserezeibwe buli mulimu omusa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 22 naye okwegomba okw'omu buvubuka okwewalanga naye osengereryenga obutuukirivu, okwikirirya, okutaka, emirembe awamu n'abo abamusaba mukama waisu mu mwoyo omulongoofu. \v 23 naye empaka egy'obusirusiru era egy'obutegeresebwa ogirekanga, ng'omaite nga gizaala okulwana.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 24 naye omuwidu wa mukama waisu tekimugwanira kulwananga, wabula okubbanga omwikaikamu eri bonabona, omuyigiriza, omugumiinkiriza, \v 25 abuulirira n'obuwombeefu abawakani, koizi oba nga katonda alibawa okwenenya olw'okutegeerera dala amazima, \v 26 era balitamiirukuka okuva mu mutego gwa setaani, oyo ng'amalire okubakwatisya okukolanga okutaka kw'odi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
Ensula
|
|
@ -51,6 +51,10 @@
|
||||||
"02-08",
|
"02-08",
|
||||||
"02-11",
|
"02-11",
|
||||||
"02-14",
|
"02-14",
|
||||||
"02-16"
|
"02-16",
|
||||||
|
"02-19",
|
||||||
|
"02-22",
|
||||||
|
"02-24",
|
||||||
|
"03-title"
|
||||||
]
|
]
|
||||||
}
|
}
|
Loading…
Reference in New Issue