|
\v 22 naye okwegomba okw'omu buvubuka okwewalanga naye osengereryenga obutuukirivu, okwikirirya, okutaka, emirembe awamu n'abo abamusaba mukama waisu mu mwoyo omulongoofu. \v 23 naye empaka egy'obusirusiru era egy'obutegeresebwa ogirekanga, ng'omaite nga gizaala okulwana. |