\v 6 Naye ayigirizibwanga ekigambo aikiriryenga ekimu n'oyo ayigiriza mu bisa byonabyona. \v 7 Temubbeyenga; Katonda tasekererwa: kubanga omuntu kyonakyona ky'asiga era ky'alikungula. \v 8 Kubanga asigira omubiri gwe iye, alikungula mu mubiri okuvunda; naye asigira Omwoyo, alikungula mu Mwoyo obulamu obutawaawo.