\v 4 mwena, baitawaabwe, temusunguwalyanga baana baanyu: naye mubalerenga mu kukangavulanga ne mu kubuuliriranga kwa Mukama waisu.