lke_eph_text_reg/05/05.txt

1 line
323 B
Plaintext

\v 5 Kubanga ekyo mukitegeerera kimu nga wabula mwenzi, oba mugwagwa, oba eyeegomba, niiye oyo asinza ebifaananyi, alina obusika mu bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. \v 6 Omuntu yenayena tababbeyanga n'ebigambo ebibulamu: kubanga olw'ebyo obusungu bwa Katonda bwiza ku baana abatawulira. \v 7 Kale temwikiriryanga kimu nabo;