lke_eph_text_reg/03/03.txt

1 line
298 B
Plaintext

\v 3 bwe nategeezeibwe ekyama mu kubikkuliwa, nga bwe nawandikire eira mu bigambo ebitono, \v 4 ebiyinza okubategeeza, bwe mubisoma, okumanya kwange mu kyama kya Kristo; \v 5 ekitaategeezebwa mu mirembe egy'eira abaana b'abantu, nga atyanu bwe kibikkuliibwe abatume be abatukuvu ne banabi mu Mwoyo;