lke_2ti_text_reg/02/16.txt

1 line
326 B
Plaintext

\v 16 naye ebigambo ebibulamu ebitali bye idiini obyewalanga: kubanga balibitirira mu butatya katonda, \v 17 n'ekigambo kyabwe kirirya nga kookolo (eibbwa): ku abo niiye kumenayo ne fireeto; \v 18 kubanga baakyama mu mazima, nga batumula ng'okuzuukira kwamalire okubbawo, era waliwo abantu be baafundikire okwikirirya kwabwe.