\v 9 fuba okwiza gye ndi mangu: \v 10 kubanga dema yandekerewo, ng'ataka emirembe egya atyanu, n'ayaba e sesalonika; kulesuke e galatiya, tito e dalumatiya.