lke_2ti_text_reg/02/19.txt

1 line
514 B
Plaintext

\v 19 naye omusingi gwa katonda omugumu gubbeerawo, nga gulina akabonero kano nti mukama waisu amaite ababe: era nti yeewalenga obutali butuukirivu buli ayatula eriina lya mukama waisu. \v 20 naye mu nyumba enene temubbaamu bintu bya zaabu na bya feeza byonka, naye era n'eby'emisaale n'eby'eibumba; n'ebindi eby'ekitiibwa, n'ebindi ebitali bye kitiibwa \v 21 kale omuntu bwe yeerongoosyaku ebyo, yabbanga kintu eky'ekitiibwa, ekyatukuziibwe, ekisaanira omwami okuweerezanga ekyalongooserezeibwe buli mulimu omusa.