\v 8 ijukira yesu kristo, nga yazuukiire mu bafu, ow'omu izaire lya dawudi, ng'enjiri yange bw'etumula: \v 9 gye mbonaboneramu okutuusia ku kusibibwa, ng'akola obubbiibi; naye ekigambo kya katonda tekisibibwa. \v 10 kyenva ngumiikiriza byonabyona olw'abalonde, era bona kaisi bafune obulokovu obuli mu kristo yesu, wamu n'ekitiibwa ekitawaawo.