lke_2ti_text_reg/02/24.txt

1 line
357 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 24 naye omuwidu wa mukama waisu tekimugwanira kulwananga, wabula okubbanga omwikaikamu eri bonabona, omuyigiriza, omugumiinkiriza, \v 25 abuulirira n'obuwombeefu abawakani, koizi oba nga katonda alibawa okwenenya olw'okutegeerera dala amazima, \v 26 era balitamiirukuka okuva mu mutego gwa setaani, oyo ng'amalire okubakwatisya okukolanga okutaka kw'odi.